Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Poliisi ekutte Deno lwakusaasanya katambi kabuseegu
June 19, 2024 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ku CPS mu Kampala ekutte Nsubuga Denis aka Deno Police naggulwako omusango gwa cyber stalking. Kigambibwa nti Nsubuga yasaasanya akatambi k’obuseegu ku mikutu gya internet. Kigambibwa nti Nsubuga yafuna akatambi akakadde akomuntu atanategeerekeka natandika okukatambuza nga agamba nti ka Doreen Nalunga aka Milk Bae.