Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live

Poliisi ekutte Ddereeva eyatoloka ku nsalo y’e Eregu

June 3, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force nga yayambisa kkamera enkettabikolwa yasobodde okunoonya Ddereeva wa Loole eyakeberwa nasangibwa nga alina ekirwadde kya #COVID-19 ku nsalo y’e Elegu wabula natoloka.
Ono yasangiddwa ku luguudo lwa Bombo Road weyasisinkanidde omukyala owa ‘Mobile Money’ naye eyadduse nga kati awenjezebwa. Ddereeva yatwaliddwa mu Ddwaliro e Mulago okutandika okujanjabwa.