Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
Poliisi ekutte Clerk wa Council y’ekibuga Lira ne Fayilo z’ettaka
February 4, 2022 · Mubiru Ali
Resident City Commissioner w’ekibuga Lira Egole Lawrence avuddeyo nategeeza nga mu kiro ekikeesezza olwaleero bwebakutte Lira District Land Board Secretary era nga yakola nga Clerk wa Council era omwogezi wa Disitulikiti n’ebiwandiiko by’ettaka lyonna ery’ekibuga Lira nga abipakidde mu motoka ye nga tebamanyi gyabadde abitwala.