Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 247 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Poliisi ekutte Bigirwa bwabadde akunga abantu ku Radio

May 22, 2024 · Mubiru Ali
Mu Disitulikiti y’e Kamuli Pulezidenti wa National Unity Platform Robert Kyagukanyi Ssentamu aka Bobi Wine gyalina okukuba olukungaana lwe olusooka, Uganda Police Force eyiye basajja baayo abawanvu n’abampi okunyweza ebyokulinda.
Abebyokwerinda balumbye Radio ya Kamuli Broadcasting Services nabasikayo ba Cordinator ba NUP mu Busoga okubadde Mosese Bigirwa nga bamulanga okukunga abantu.