Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 572 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte basatu mu Kisenyi

April 13, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ya Old Kampala enkya yaleero nga eyambibwako eggye lya UPDF bakoze ekikwekweto mu Kisenyi nezuula ebyuuma ebikozesebwa mu kupanga ebikondo ebitambuza amasanyalaze agagenda ewala.

Ekikwekweto kino kikoleddwa oluvannyuma lw’okutemezebwako nti waliwo emotoka eyabadde etisse ebyuuma by’amasanyalaze okuva mu Disitulikiti y’e Kiryandongo nga eyolekera Kampala.

Poliisi n’amaggye bagenze okutuuka mu Kisenyi basanzeeyo loole loole ng’ejjudde ebyuuma bino era nekwata n’abantu 3. Kirowoozebwa nti ebyuuma bino byabadde bigenda kukozesebwa ku bbibiro ly’amasanyalaze ery’e Karuma.