poliisi ekutte bannansi ba egypt

Poliisi ya Yuganda yakoze ekikwekweto mu Disitulikiti y’e Gulu n’ekwata Bannansi ba Egypt babiri ku bigambibwa nti Visa zaabwe zaali zaggwaako nga bali mu Ggwanga mu bukyaamu.
Bano kuliko; Ahmed Abdel Razek 23, ne Abdel Rahman Sultan 27. Bano basangiddwa mu Pawel Pudyak ward, Pawel Parish, Pece Division e Gulu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Katikkiro atongozza omukago