Poliisi ekutte bakifeesi 24 mu Kampala

Poliisi ekoze ekikwekweto mwekwatidde bakifeesi abawerako ababadde banyakula amasimu wamu n’ensawo z’abantu ku mwala gwe Nakivubo, Dewinton Road, Plaza Mall n’ebitundu ebirala.

Poliisi yebaza abantu babulijjo abakoledde awamu ne Poliisi okubayamba okukwata abamenyi b’amateeka. Basobodde okukwata bakifeesi 24 nga bano babadde babbi balulango abamanyiddwa buli omu. Ekikwekweto kino kikyagenda mu maaso nga kituumiddwa Dumisha Usalaama.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
pulezidenti museveni asisinkanye byanyima