Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 610 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi ekutte babiri e Ntinda

April 16, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Ntinda ekutte abantu 2 ku bbanka ya DTB e Ntinda. Abakwatiddwa kuliko David Gasumba nga mutuuze w’e Makindye ne Akello Mary ow’e Entebe. Kigambibwa nti bano balumbye omuvubuka bboosi we gwabadde asindise okuteeka ssente ku akawunti y’e obukadde 2 nebamulimba nga bwebalina ddoola zebaagala okuvungisa zidde muza Yuganda.

Ono bamulimbyerimbye nga bwagenda okufunako amagoba ono bamutute ku ‘Restaurant’ erinanyeewo wabula nga Poliisi yabadde etemezeddwako. Poliisi mukubaaza basangiddwa n’obupapula bwebasazesaze nga bwenkana ne ddoola. Buno babusibyeeko ddoola ku ludda ne ludda. Bano bakuumirwa ku Poliisi y’e Ntinda.