Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 746 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte abebyokwerinda abenyigira mu bubbi

September 12, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bweyabakana negweyagunjukira ogwokunoonyereza ku bubbi bw’emmundu obukolebwa ku makubo mwasanjala mu ggwanga nga yatandikira mu Kampala ne miriraano.
Poliisi egamba nti obubbi buno bwenyigiramu abebyokwerinda okuli aba Poliisi wamu ne Bannamaggye okuva mu UPDF era nga abamu ku bano bamaze dda okukwatibwa.
Poliisi eyongeddeko nti era erina abalala bekyalinnya akagere nga nabo benyigira mukusuula emisanvu mu makubo nebanyaga Bannayuganda.