Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi ekutte abawambye omukazi ekiro

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga olwaleero ku ssaawa musanvu ez’ekiro ekikeesezza olwaleero emotoka yaayo enawunyi bweyimirizza emotoka e Kitebi Star netaasa Victoria Nakitende abadde abiddwa ku mudumu gw’emmundu, ababbi nebamusiba emiguwa.
Abasirikale basobodde okuzuula emmundu ekika kya SAR n’amasasi 5, eniguwa, amasimu agasuubirwa okubeera ambbe, ebisumuluzo bya Piki piki wamu n’ebintu ebikozesebwa okumenya amayumba.
Bano babadde batambulira mu motoka ekika kya Toyota Celica nnamba UAR 179L nga kubaddeko; Isaac Massa, Sekate George William ne Ashraf Mubiru nga kati bakuumirwa ku Poliisi y’e Katwe.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort