Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi ekutte abavuzi ba Booda Booda wamu n’abasaabaze
June 28, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ekoze ekikwekweto mu Kampala mwekwatidde aba Booda booda abazimuula ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyobutatikka basaabaze.
Mukikwekweto kino Poliisi ekutte omugoba wamu n’omusaabaze nga kati bakuumirwa ku Poliisi ez’enjawulo mu Kampala Metropolitan Police.