Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 442 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ekutte abavubuka babiri abatta owa Boda Boda e Kayabwe

July 23, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi mu Katonga yakutte abavubuka babiri abagambibwa okutta owa Boda Boda nebamubbako Piki piki, bano kuliko Bakitwale Robert 18, ne Mayambala Fred 16 nga kigambibwa nti batta Kassimu Ssekijoba nebamubbako Piki piki nnamba UEH 632H.

Bano bagamba nti befuula abasaabaze kyokka bwebatuuka ku kyalo Ggolo nebamusibamu omusipi okumutuga n’oluvannyuma nebamufumita.

Bano okukwatibwa bagibwa Kiriri mu Ggomba ewa mwannyina wa Bakitwale gyebaali bekukumye wabula abantu nebabekengera nebayita abakakiiko ababakwata.