Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi ekutte abavubuka ababbira mu Kampala
September 24, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force mu Kampala ekoze ekikwekweto mwekwatidde abavubuka 15 abagambibwa okubeera abomutawaana mu kibuga nga babba abantu. Bano babadde babbira wakati wa Kalungi plaza ne Galiraya mu kibuga wakati.