Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,465 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi ekutte abavubuka 10 e Kabalagala

March 16, 2020 · Mubiru Ali

Poliisi y’e Kabalagala ekiro ekikeesezza olwaleero ekoze ekikwekweto mu bitundu by’e Bbunga mweyakwatiddwa abavubuka 10 abagambibwa okubeera abomutawaana.Kino kyadiridde abantu okwemulugunya nga bagamba nti waliwo ababbi ababatigomya mu kitundu.Bano basangiddwa n’amasimu agomungalo 25, ejjambiya, emmundu engirire, ensawo ezigambibwa okubeera enzibe, ejjambiya, Piki piki n’ebintu ebirala ebyasangiddwa mu maka gaabwe.Bano kuliko abakyala 2 n’abasajja 8.