POLIISI EKUTTE ABASAJJA ABABADDE BAMBADDE NGA ABAKAZI KU MBAGA YABASAJJA BABIRI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
https://youtu.be/qeoTXhhMDPE
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Twiine Charles avuddeyo nategeeza nga ebitongole byebokwerinda bwebikutte abasajja 36 okuva e Nansana nga bano babadde bambadde nga abakazi nga balina wiigi ne make-up nga babadde ku mbaga y’abasajja 2 abafimbiriganiddwa.
Abakwatiddwa bagenda kuvunaanibwa okukola ekikolwa ekyobulagajavvu ekiyinza okuviirako okusaasaana kw’ekirwadde ekikambwe olwokuba babadde tebagoberera biragiro byateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19. https://youtu.be/qeoTXhhMDPE

buy office 2019 home and business

Share.

Leave A Reply