Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 915 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ekutte abantu 60 abayingidde mu Yuganda

January 5, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Kabale ekutte abantu 60 olwokuyingira mu Ggwanga mu bukyamu, mu Ppaaka ya Bbaasi e Kabale yakwatiddemu abantu 47 enkya yaleero ku bbaasi ya kkampuni ya Jussy Coach, ate 13 bagiddwa ku bbaasi ya Malaika.
50 ku bano Bannansi ba Rwanda ate 10 ba Congo.