Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 465 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte abalowoozebwa okwenyigira mu kuwamba omulambuzi

April 9, 2019 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti ebintongole by’ebyokwerinda mu ggwanga bwebikoze omulimu ogw’amaanyi okunoonya abatamanyangamba abaali bawambye omulambuzi Omumerika Kimberly Sue Endicott ne Senior Tour Guide, Jean Paul Mirenge- Remezo, era nga basobodde okukwata abantu abateberezebwa okwekinyigira mu kikolwa kino nga bano bagiddwa mu Disitulikiti y’e Kanungu.