Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ekutte abaguza abayizi ebiragalalagala

June 21, 2022 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga yavuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte abantu 4 okuva mu Kira Division nga kigambibwa nti bano babadde baguza abayizi cookies eziteekeddwamu ‘viagra’. Abakwatiddwa kuliko Kasozi Sulaiman, Muwanga Racheal ne Mbabazi Jovia.