Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

poliisi ekutte abagambibwa okubeera aba adf

January 11, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi mu Kampala ekutte abasajja babiri abagambibwa okubeera aba ADF kubigambibwa okuba nti babadde balina webakungayiza abayekera. Bano kuliko Andrew Ssebitosi n’omulala eyategeerekeseeko erya Mwima nga kati bakuumirwa ku ISO.
Bano okukwatibwa kidiridde abasuubuzi Bannayuganda okuttibwa e D.R. Congo nga kigambibwa batiddwa omudduumizi wa ADF Meddie Nkalubo nga abasalako emitwe n’aweereza ebifaananyi byabwe eri ebitongole by’ebyokwerinda.