Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 247 listening Simba FM Live

Poliisi ekutte ababbisa emmundu e Jinja

February 9, 2022 · Mubiru Ali

Ebitongole bya Uganda Police Force ebirwanyisa obubbi obw’emmundu okuli Crime Intelligence ne Flying Squad byakutte abagambibwa okubeera ababbi okuli n’omusirikale wa Poliisi PC Cleophas owa FFU ababadde batigomya ekibuga Jinja. Emmundu 3 zezazuuliddwa.