Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 444 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

poliisi ekutte ababbira ku bitaala

January 29, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ya Kira Road ekutte abavubuka 8 abagambibwa okuba nga babadde balumba nebakuba abantu abavuga emotoka ekiro mu bitaala. Kino kidiridde ebifaananyi by’omusajja ebibadde bitambulizibwa ku Facebook nga agamba nti bweyabadde ku bitaala aabvubuka bazze ne bakuba endabirwamu y’emotoka nebagyasa naye nebamufumita ekiso ku liiso.
Poliisi ya Kira Road yatemezeddwako netuuka mangu mu kifo nesanga abavubuka bano nga bakyanyagulula ebintu ebyabadde mu motoka eno. Poliisi ekubiriza abantu bonna okubeera abegendereza naye nga nayo enywezezza ebyokwerinda ku nguudo nga Northern Bypass.