Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,330 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekutte ababbi e Kawempe

June 6, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Kawempe egudde mu lukwe lw’okubba bbanka ya Centenary e Kawempe. Kigambibwa nti ababbi 10 nga kuliko n’abakyala 4 babadde mu lukwe lw’okwagala okubba bbanka eno emisana ttuku. Abakwatiddwa batwaliddwa ku Poliisi y’e Kawempe.
Kigambibwa nti bonna babadde n’emmundu.