Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi ekutte ababba amasimu e Kyaliwajjala

Poliisi y’e Kyaliwajjala erina abasajja 4 bekutte nga bano basangiddwa n’essimu eziwerako nga zirowoozebwa okubeera enzibe. Poliisi yakoze ekikwekweto mu bitundu by’e wabiduku – kasenyi Balintuma zone kiwatule parish, Nakawa division.
Bano okukwatibwa kyadiridde okukwatibwa kwa munaabwe eyabalonkomye eyatuusizza Poliisi ku muguzi w’essimu enzibe era bwebayazizza edduuka lye nebasangamu essimu 61 era bamusanze n’essimu ekika kya Infinix eya Ibra Frank eyawaaba ku Poliisi.
Abakwatiddwa kuliko; Okello Hassan alias Moses aka Bob Cow, Nisima Geoffrey alias Kamugisha aka Rasta Bubanda , Mutyaba Eria aka Yakuza, ne Mutebi Shafic (agula amasimu gebabbye)

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort