Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ekutte ababadde mu bbaala e Lira

April 3, 2021 · Mubiru Ali
POLIISI EKUTTE ABABADDE MU BBAALA E LIRA
Abadigize abawerako bakwatiddwa Uganda Police Force mu kiro eky’olwokuttaano okuva mu bbaala emu emanyiddwa nga Vintage Lounge mu kibuga Lira mu mambuka ga Yuganda.
Eno yeemu ku bbaala ezimanyiddwa mu Lira ezitegeka obubaga. Abakwatiddwa bavunaanibwa okunnyomoola ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 n’emisango emirala.
ย