Breaking
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

poliisi ekutte ababadde beyita aba nira

February 25, 2019 · Mubiru Ali

Abantu babiri bakwatiddwa Poliisi y’e Kawempe ku bigambibwa nti babadde bajja ssente ku bantu nga bayita abakozi b’ekitongole kya NIRA ekivunaanyizibwa ku kufulumya National IDs nga babasuubizza okubanguyiza mu kuzifuna wamu n’okubaguza Forms.
Ku bano kuliko Akim Kitiyo 31 ne Wilken Ahabwe be bakwatiddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa olwokweyita kyebatali.