Poliisi ekutte ababadde bekalakaasa olw’amabaati

Uganda Police Force olwaleero eyodde abavubuka ba Torture Survivors Movement UG ababadde bekalakaasa olwa Baminisita, Ababaka ba Palamenti wamu n’Abakungu ba Gavumenti abenyigira mu kubba amabaati g’abantu abayinike ab’e Karamoja.

Add Your Comment