Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live
News

Poliisi ekutte ababadde bayiwa ettaka mu lutobazi e Buloba

May 22, 2023 · Mubiru Ali

Uganda Police Force evunaanyizibwa ku butonde bwensi wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda bakutte abantu basatu lwakuyiwa ttaka mu lutobazi lwโ€™e Nakiduduba-Buloba mu Disitulikiti y’e Wakiso nga balumiriza nti balina Poloti mu lutobazi olwo.
Abakwate kuliko; Kiwanuka Diriisa, Ssaalongo Mwanga Kivumbi ne Mulo Francis.