Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi ekutte ababadde bakozesa Facebook ne Twitter okwonoona erinnya lyayo
September 25, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force mu Kampala evuddeyo nekwata abavubuka babiri ababadde bakola emikutu gya twitter ne Facebook emijingirire nga bateekako obubaka obufu obugezaako okutattana erinnya lya Poliisi.
Mugerwa Calvin nga abeera Kitebi ne Ochan Allan okuva e Nabweru nebakwatiddwa nga basangiddwa nebyebabadde bakozesa okuteekayo ebintu ku mikutu gino.