Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte aba China n’essimu 500

December 12, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Twiine Charles; “Poliisi olwaleero nga 11 Dec 2021 ekutte Bannansi ba China 7 okuva ku Luthuli Avenue mu Kampala besanze n’amasimu 500 nga galimu layini ezawandiisibwa mu mannya ga Bannayuganda.
Bambega ba Poliisi bakyagenda mu maaso n’okunoonyereza okuzuula ekigendererwa ky’abantu bano okusobola okubavunaana.”
ย 
📸 Courtesy Photo