POLIISI EKUTTE 6 ABAGAMBIBWA OKUBBA NNAMBA ZAMOTOKA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Omwogezi wa Uganda Police Force owettunduttundu ly’e Rwizi ASP Samson Kasasira avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekutte abantu 6 ababadde benyigira mu kubba ennamba zamotoka era nga bakwatiddwa ne nnamba zamotoka 32.
Bano kuliko; Besiga Norman, Mucunguzi Didas, Mugume Didas ne Amutuhaire Kenneth nga bano babadde batigomya ebitundu okuli; Mbarara, Rwampara ne Isingiro.
Era Poliisi mu Disitulikiti y’e Kiruhura yakoze ekikwekweto nekwata Byamukama Frank ne Twinomujuni Nicolas, nga bano basangiddwa ne nnamba zamotoka 11.
Share.

Leave A Reply