Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 639 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi ekutte 4 ku by’okutta omukazi e Kabalagala

April 16, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Kabalagala etandise okunoonyereza ku ngeri Arot Gorette 25, nga mutuuze w’e Namugongo gyeyatiddwamu nga 14-April-2019 nasuulibwa e Nsambya okuliraana Barracks ya Poliisi.
Abantu 4 bebakakwatibwa nga kuliko; Hawumba Harriet 19, nga muyizi ku Cavendish University, Senabulya Wycliffe23, Kalyango Watson Davis 22, ne Seremba John Julius 22.
Kigambibwa nti Arot abadde muganzi wa Senabulya Wycliffe omu ku bakwate nga babadde balina omwana omu.