Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,313 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekutte 30 ababbira ku Northern Bypass

January 8, 2022 · Mubiru Ali
Poliisi z’ettunduttundu lya Kampala Metropolitan Police okuli Old Kampala, Kira Road ne Kawempe zikyagenda mu maaso n’okukola ebikwekweto oluvannyuma lw’obumenyi bw’amateeka okweyongera ku luguudo lwa Northern Bypass zakutte abamenyi b’amateeka ababadde emabega wabino.
Mu kiro ekiyise bakutte abateeberezebwa 30 nga kuno kuliko n’abakulira nga bano babadde babba ab’emotoka mu jam. Bano ababadde bakozesa piki piki babadde bakuba abatambuza ebigere paver nebabbako ebyabwe wamu n’okukuba endabirwamu z’emotoka. Poliisi egamba nti ebikwekweto bino byakugenda mu maaso okutuusa ng’obumenyi bw’amateeka buweddewo.