Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,241 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekutte 3 ku kuttibwa kwa Nagiriinya

September 2, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi evuddeyo netegeeza nti ekutte abasajja baayo nga ebavunaana okwesulirayo ogwa nnagamba mu musango gw’okuwambibwa wamu n’okutuuka okuttibwa kwa Maria Nagiriinya Gateni ne Ddereeva we Kitayimbwa. Poliisi era egamba nti yakutte abantu 3 abalowoozebwa okuba nga bebenyigira mu ttemu lino n’abalala 7 ababadde bagezaako okulemesa okukwatibwa kw’abasatu.