Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 175 listening Simba FM Live

Poliisi ekutte 3 e Butambala ku byekuusa kukubba ebigezo bya PLE

November 9, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force yakutte abantu 3 nga bano kigambibwa nti basangiddwa nga basala ebbaasa omutambulizibwa ebigezo bya PLE ebitegekebwa ekitongole kya Uganda National Examinations Board-UNEB nga mwabaddemu ekigezo ekyokubala ku makya e Butambala mu Kibibi.
Abakwatiddwa kuliko Mbayo Mamba Nelson, Omukulu w’essomero era Resident Director wa Namasuba Parents Primary School, Chris Rutayisire, Distributor w’ebegezo, ne Micheal Mulindwa, ow’e Nsangi, ngono ye Ddereeva.