Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 751 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ekutte 21 e Naguru besanze nga banywa amalwa mu bbaala

April 8, 2020 · Mubiru Ali

Poliisi ya Jinja Road yakoze ekikwekweto mu kuteekesa ebiragiro by’okulwanyisa #COVID-19 mu nkola mweyakwatidwa abantu 21 nga bano basangiddwa nga bakungaanye nga banywa amalwa mu Kasenke 4 ne 5 e naguru. Okunoonyereza kwakoleddwa era nebaggulwako omusango gw’okulagajjalira obulamu ekiyinza okuvaamu okusaasanya ekirwadde namutta, era nga balindirira kutwalibwa mu kkooti.#COVID19UG #COVID2019UG #StayHome #StaySafe