Poliisi ekutte 13 abanyakula amasimu mu Kampala

Poliisi mu Kampala ekutte abantu 13 nga bano babadde banyakula amasimu ku bantu ku luguudo lwa Namirembe n’e mubitundu by’e Kisenyi. Bano enkuba olwakedde babadde batandise okunyaga amasimu ku bantu ababadde batambulira mu motoka nga bali mu jaamu.
Bano bagenda kutwalibwa mu kkooti y’e Nabweru bavunaanibwa ogw’obubbi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Nnabagereka alambudde ebifo omukuumirwa abaana abato