Uganda Police Force egamba nti ekikwekweto kyayo ekyokuggya ebyambalo ebyefaananyiriza ebyabebyokwerinda okuli Poliisi n’eggye lya
UPDF mu bantu babulijjo byekivuddemu ebibala.
Olunaku olwaleero ebyambalo eby’enjawulo bireeteddwa ku kitebe kya Poliisi e Naggulu nga bikuŋŋanyiziddwa okuva mu bavubuka ababeera mugotteko. Kinajukirwa nti Poliisi yawa abantu ababirina ebbanga lya wiiki bbiri nga babiwaddeyo.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.