Poliisi ekudde omusiri gw’enjaga e Ibanda

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Ibanda yakoze ekikwekweto mweyasaanyirizzaawo omusiri gw’enjaga nga guno gwabadde gwasimbibwa munda mu lusuku e Rwamabare lower cell, Kigarama Ward, Ibanda Municipality.
OC CID owa Ibanda Central Police Paul Muhenda agamba nti Joshua karara nannyini musiri guno teyasangiddwawo webalumbidde ate ye omukozi wa waka bweyalabye Poliisi nadduka.

Leave a Reply