Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 1,122 listening Simba FM Live

Poliisi ekubye teargas e Kamwokya ku NUP

September 17, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ewaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala wamu n’amasasi okugumbulula abawagizi ba National Unity Platform ababadde bakedde okwekalakaasa nga balaga obutali bumativu bwabwe kukyebagamba nti Poliisi etunudde butunuzi nga Charles Oryem aka Sipapa abalumbagana natuuka n’okukuba amasasi nga terina kyekyogerako.