Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi ekubye omuyizi essasi e Buwenge

Omuyizi abadde akedde okugenda ku ssomero akubiddwa essasi ku bbeere naddusibwa mu ddwaliro lya Jinja Main Hospital nga biwala ttaka, Poliisi mu kibuga ky’e Buwenge bwebadde egezaako okugumbulula abatuuze ababadde besomye nga baagala okutta agambibwa okuba omubbi wa Boda Boda. Sohie Namwase nga asoma S.1 mu Buwenge Modern SSS addusiddwa mu ddwaliro nga mukaseera kano ali mukulongoosebwa.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort