Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 486 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu Babaka ba NUP e Mityana

March 30, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force enkya yaleero ekubye omukka ogubalagala mu Babaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP nga bakulembeddwamu Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Mityana Joyce Baagala okubalemesa okugenda mu maaso n’omukolo gwokukuza olunaku kw’Abakyala gwebabadde bategese. Amaggye ne Poliisi biyiriddwa mu kifo webabadde balina okubeera.
Wabula ggwo ogwa Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM ogwategekeddwa e Butayunja ggwo gugenda mu maaso n’abantu bamuswaba.