Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu babadde bagaba ebintu e Nakaseke

August 26, 2021 · Mubiru Ali

Agava e Nakaseke galaga nga Uganda Police Force nga eduumirwa OC Station Kikamulo, DPC wa Disitulikiti y’e Luweero wamu ne RDC we Nakaseke Nayebare Kyamuzigita bwebakubye omukka ogubalagala mu bamaama abakyali abavubuka, ba maama abasulirira okuzaala n’abaana abawere ababadde bakungaanidde ku Kikamulo Health Centre III, e Nakaseke okufuna ebikozesebwa omuli emifaliso, mama kits n’ebirala nga bibadde bitwaliddwa Mukyala w’Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Barbie Kyagulanyi nga ali wamu n’ababaka b’ekitundu ekyo.