Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live

Poliisi ekubye amasasi okugumbulula abasuubuzi mu kibuga

July 29, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force olunaku olwaleero ewaririziddwa okukozesa amasasi okugumbulula abasuubuzi abakedde okwekalakaasa mu kibuga nga bawakanya ekyokuggalawo bizinensi zaabwe mu arcade ez’enjawulo olwobutasasula ssente za myezi 4 olw’ekirwadde kya COVID-19 ekyaviirako omuggalo. Abamu ku basuubuzi bakwatiddwa.