Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi ekoze ekikwekweto neyoola abavubaka 40

Poliisi ya Kampala n’emiriraano yakoze ekikwekweto mweyayoledde abagambibwa okubeera abamenyi b’amateeka mu kibuga. Ekikwekweto kino kyabadde kigendererwa kukwata abasazi b’ensawo, abanyakula essimu, emikuufu, essaawa n’emisango emirala.
Abavubuka abasoba mu 40 bebakwatiddwa okuva mu bitundu by’e Mutungo, Kitintale, Mbuya, Goodshade, Clock Tower ne Cooper Complex ng’era Poliisi egamba ebikwekweto bikyagenda mu maaso.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort