Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi ekoze ekikwekweto e Nansana nekwata abali mu bbaala
June 22, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Nansana yakoze ekikwekweto olunaku lw’eggulo mweyasangidde abantu mu Mukutano Hotel nga banywa omwenge, nga ne sauna ekola. Abantu abasoba mu 30 bakwatiddwa nga kati bakuumirwa ku Poliisi y’e Nansana lwakunyomoola biragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.