Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live

Poliisi ejukizza abantu okugoberera ebiragiro to

May 25, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force evuddeyo nejjukiza abantu ebiragiro ku motoka ez’obwannanyini ezigenda okuddamu okutambula olunaku lw’enkya;
Zino zirina kubeeramu abantu 3 bokka nga ne Ddereeva omubaliddeko nga bewadde ebbanga, bonna balina okubeera ne mask.
Teri motoka ekirizibwa kusala nsalo.
Muweebwa amagezi okubeera ne Sanitizer mu motoka zammwe, zirina okubeera nga zoozebwa mubudde okuzikuuma nga nnyonjo.
Mwandibadde mwewala okukozesa AC, era nga temulina kutambulira mu budde bwa curfew. Abo bonna abanakwatibwa nga bamenya amateeka bakuwa engasi, emotoka okusikibwa, n’okukwatibwa ne batwalibwa mu Kkooti.