Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 392 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi egenda kukwata abategese ebivvulu

March 21, 2021 · Mubiru Ali
TUJJA KUBAKWATA TUBAGGALIRE:
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo; “Poliisi ekitegeddeko nti waliwo abantu n’ebibinja ebyenjawulo ebitandise okutegeka emisinde mibunabyalo wamu n’ebikujjuko nga tebategeezezza ku Poliisi era nga bikontana n’ebiragiro bya Ministry of Health- Uganda ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.
Abategesi mwenna mujjukizibwa nti mulina okutegeeza Poliisi wamu n’ebitongole ebirala ebikwatibwako. Wabula ebiragiro bya Minisitule bikyaliwo era Poliisi yakubiteeka mu nkola.
Poliisi ekubiriza abategesi okukomya okubiranga nti era tejja kulonzalonza kukwata babitegese.”