Poliisi egamba yakakwata abantu 15 e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekutte abantu 15 ku bikwatagana ne ttemu eriri e Masaka. Enanga agamba nti bakwata abantu 60 nebasunsulamu 15. Enanga era ategeezezza nti abamu ku batemu bano babeera mu bitundu bino byennyini.

Share.

Leave A Reply