Poliisi egamba nti ennamba eyali ku piki piki ya Ssebulime siyaayo

Poliisi egamba nti yazudde nannyini nnamba ya Piki Piki UDL 822A nga ye Robert Kisige. Poliisi egamba nti okusinziira ku kitongole ekisolooza omusolo mu Ggwanga ekya @Uganda Revenue Authority ennamba eyali ku Piki Piki ya Ssebulime teyali yaayo wabula yali Piki Piki ekika kya Suzuki.
Poliisi egamba nti yatandise dda omuyiggo gwa Kisige annyonyole engeri nnamba ya Piki Piki ye gye yatuuka okubeera ku Piki Piki egambibwa nti kwe kwali kutambuklira Ssebulime ne munne Sseremba abaali balowoozebwa okwagala okutta omubaka Aidah Nantaba

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi n’amaggye bikyagezaako okunnyulula eryato eryabbira