Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 384 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi efumbekeddemu enguzi – IGG

November 16, 2018 · Mubiru Ali

Kalisoliiso wa Gavumenti Irene Mulyagoonja agugumbudde polisi ku buli bw’enguzi nategeeza nti okujjako nga bamaze okwetereeza munda nga ekitongole, okulwanyisa enguzi kwakubakaluubirira.
Ono ategeezezza nga okunoonyereza ekitongole kye kwekyakola naddala mu kuyingiza abaserikale mu poliisi bwekyazuula nti abiri mu omu, bakozesa ebiwandiiko ebijingirire, okusobola okwesogga Poliisi nga n’abamu bali ku madaala gawagulu.